David SonJC New style (New style)
Katonda alinawe, alinawe, alinawe Katonda alinawe, alinawe, alinange Oyo alinawe, alinange, alinaffe
Omwana atuzaalidwa Omulenzi atuweleddwa Obuyinza buli mumukonogwe Katonda ow'amaanyi Kitaffe ow'olubelera Empologoma ya Yuda Munyenye ly'okymakya Omulangira ow'emirembe
Whoo!
Katonda alinawe, alinawe, alinawe Katonda alinawe, alinawe, alinange Oyo alinawe, alinange, alinaffe Katonda alinawe, alinawe, alinawe Katonda alinawe, alinawe, alinange Oyo alinawe, alinange, alinaffe
Bizibu bikwetolode Olaba bikuyinza Katonda akugamba Totya nkununudde Nkuyise erinya lyo Oli wange Bwoyita mumaazi Ndiba nawe Bwoyita mumiga Tejjijja kutwala Bwoyita mumuliro Tegujja kwokya Kubanga ndi Mukama Katonda, oh Omutukuvu wa Isirayiri Mulokozi, oh
Whoo!
Katonda alinawe, alinawe, alinawe Katonda alinawe, alinawe, alinange Oyo alinawe, alinange, alinaffe
Kati nno kyenkukutira Munange togwamu maanyi Gazibu ago goyitamu Mukama agajjawo Nzegere ezikuliko Mukama azikutula Obwavu bwoyitamu Mukama abujjawo
Whoo!
Katonda alinawe, alinawe, alinawe (Omoluwadde) Katonda alinawe, alinawe, alinange (Akoye) Oyo alinawe, alinange, alinaffe (Mubuzibu) Katonda alinawe, alinawe, alinawe (Abiri mu nnya) Katonda alinawe, alinawe, alinange (Musanvu) Oyo alinawe, alinange, alinaffe
Omwana atuzaalidwa Omulenzi atuweleddwa Obuyinza buli mumukonogwe Katonda ow'amaanyi Baaba ow'olubelera Empologoma ya Yuda Munyenye eyokunkyo Omulangira ow'emirembe
Kibumba aliniwe, aliniwe, aliniwe (Maama) Kibumba aliniwe, aliniwe, alinize (Daada) Oyo aliniwe, alinize, aliniffe (Sister) Kibumba aliniwe, aliniwe, aliniwe (Mukagwa) Kibumba aliniwe, aliniwe, alinize (Abiri mu nnya) Oyo aliniwe, alinize, aliniffe (Musanvu) Kibumba aliniwe, alinize, aliniffe God is with you, with me, with us Katonda alinawe, alinange, alinaffe
Bizibu bikwetolode Olaba bikuyinza Katonda akugamba Totya nkununudde Nkuyise erinya lyo Oli wange (oli wange) Bwoyita mumaazi Ndiba nawe (ndiba nawe) Bwoyita mumiga Tejjijja kutwala (oli wange) Bwoyita mumuliro Tegujja kwokya Kubanga ndi Mukama Katonda, oh Mulokozi, oh
Katonda alinawe, alinawe, alinawe (Omukulembeze) Katonda alinawe, alinawe, alinange (Omusomi) Oyo alinawe, alinange, alinaffe (Omusumba) Katonda alinawe, alinawe, alinawe (Omuyimbi) Katonda alinawe, alinawe, alinange (Ku nyanja) Oyo alinawe, alinange, alinaffe (Mubanga) Katonda alinawe, alinawe, alinawe (Ku lugudo) Katonda alinawe, alinawe, alinange (Alinaffe) Oyo alinawe, alinange, alinaffe